13.07.2015 Views

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

SHOW MORE
SHOW LESS
• No tags were found...

Create successful ePaper yourself

Turn your PDF publications into a flip-book with our unique Google optimized e-Paper software.

Okufuna kino , wajja kubeerawo okunnyonyola ettaka eritakozesebwa, ettaka erisaana okusoloozebwaako omusolon’enkola n’obukkwakulizo obw’obutateekebwaako musolo. Etteka lijja kuteekebwaawo okusobozesa okuteeka munkola omusolo ku takka n’okusalawo ebyeetaagisa okukuuma ettaka nga likozesebwa mubujjuvu.3.5 Obweesigwa bw’Abantu Mu by’Obuggaga EbitondeEnsolo ez’omunsiko ,ennyanja ,emigga ,ebibira,entobazi,n’ettaka erikuumiddwa kulw’obutonde n’eby’obulambuzilikuumibwa gavumenti kulw’abantu. Kino kitegeeza nti gavumenti ebikuuma kulw’obulungi bw’abantu ba Uganda..Omusitale gwa nannyini n’omweesigwa gubuze. Enteekateeka erina okulambulula enkolagana eno era elambululeoluwao lwa gavumenti n’olwabatuuze ba Uganda mu bwa nannyini n’okuddukanya eby’obuggaga ebitonde.Sitatimenti y’enteekateeka a) Gavumenti ejja kuddukanya eraekuumeeby’obuggaga ebitondekulw’obulungin bw’abatuuze ba Uganda.Okufuna kino, amataka amalala obusozi n’amaka g’ebisolo agamu galina okuteekebwa mu bweesigwabw’abantu,amateeka,enkola n’obukkwakulizo bilambululwe nga bilaga nga gavumenti bweekuuma eby’obuggagakulw’abantu n’engeri abantu gyebayinza okufuna ,n’okukozesa eby’obuggaga bino;okulambululka obuyinzaabantu abakozesa eby’obuggaga bino bwebalina ,emitendera gy’okuteekawo n’okuggyawo eby’obuggagaebitonde ebikuumibwa,okulungamya enzirukannya y’eby’obuggaga bino oba n’aabo abeesigiddwa n’abaganyulwan’okugabana ebivaamu.3.6 Ettaka Lya Gavumenti n’Ettaka ly’AbantuNewankubadde akakiiko k’ettaka akatondebwaawo constitutioni okuddukanya ettaka lya gavumenti olwaleeroettaka lino terinaba kutegeerekeka ,n’ebitundu mwerili tebimanyiddwa,tewaliiwo nkola nnambulukufu ey’okulaga,okuddukanya n’okugaba ettaka lino.Okubeerawo kw’ettaka ly’abantu tekuteerekeka kubanga obukiiko bw’ettakaobwa distulikiti buttutet obwa nannyini ku ttaka lino .POPULAR VERSION December 20109

Hooray! Your file is uploaded and ready to be published.

Saved successfully!

Ooh no, something went wrong!