13.07.2015 Views

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

SHOW MORE
SHOW LESS
• No tags were found...

Create successful ePaper yourself

Turn your PDF publications into a flip-book with our unique Google optimized e-Paper software.

SECTION4Enkola y’Obwa Nannyini bw’E TtakaEnkola y’obwana nannyini bw’ettaka esinziira ku nnono ezigya okukakasa obukuumi n’omukisa gw’okukozesaobwa nannyini, okukakasa obwenkanya mukugaba ettaka okumalawo enkayana ku bwa nannyini n’okukyusaobwanannyini okukuuma ettaka kulw’emirembe gy’omumaso, okukuuma eby’obuggaga ebitonde, okusobozesaokuteekateeka n’okukyuka okusinzira ku kuvuganya kw’ebyetaago ebya bulijjo, eby’ensimbi n’eby’obufuzi4.1 Ensengeka y’Obwa Nannyini Ku TtakaEttaka lisobola okusengekeebwa mu mateeka, kino nekiretera obwa nannyini ku ttaka okweetagisa oba obut’etagisamu nkozesa yaalyo; okulabirako, ettaka ly’abantu bonna, ettaka ely’omuntu omu, elya Gavumenti oba mu butonooba obwanannyini obujjuvu oba bwakiseera.Ensengeka y’e ttaka mu Uganda teliko kika kya nkozesa yakubiri.Sitatimenti y’enteeka teeka(a)Ettaka lijja kutekebwa mu mitendera gy’obwa nannyini ,ettaka lya bonna n’elyaGavumenti .(b) Buli nkola y’obwa nannyini ejja kunyonyolwa mu bujjuvu okukakasa nti obwa nannyinibwonna bulagibwa wansi w’amateeka mu by’ensimbi, mubutonde bw’ensi , obulamubwabulijjo, eby’obufuzi n’obukuumi eri ba nannyini ttaka abaliliko n’abalikozesa(c)Gavumenti okuyita mu bitongole byayo ejja kulungamya enkozesa y’ettaka eliggwa wansiw’obwa nannyini obwenjawulo okusobola okutuuka ku nkulaakulana ebeera.Kino kijja kutuukibwako nga amateeka gateekebwawo agajja okununula buli nkol a y’obwa nannyini, okukakasaobwenkanya n’obukuumi ku bantu n’obw nannyini bwabwe mukugaba obwa nannyini n’okukakasa obwenkanya12THE UGANDA NATIONAL LAND POLICY

Hooray! Your file is uploaded and ready to be published.

Saved successfully!

Ooh no, something went wrong!