13.07.2015 Views

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

SHOW MORE
SHOW LESS
  • No tags were found...

Create successful ePaper yourself

Turn your PDF publications into a flip-book with our unique Google optimized e-Paper software.

mu gavumenti z’ebitundu n’okukakasa obuyambi eri ebi<strong>to</strong>ngole eby’obuwangwa ng’enkola ezisookerwaako mukgaba ettaka,okufuga n’okulungamya enkozesa y’ettaka n’okumalawo enkaayana n’okukakasa nti ebisaliddwaawoebi<strong>to</strong>ngole by’ettakaeby;obuwangwa bikuuma amateeka ga constitutioni n’obuvunanyizibwa nga bifaayo eriobu<strong>to</strong>nde n’obutasosola wakati wa bakyaala n’abaami.4.3 Obwa Nannyinibwa Mailo n’Obwa Nannyini Obwasookawo.Amateeka ag’enjawulo ku ttaka lyeerimumu nkola eno galeesewo obuzibu mu nkukozesa ettaka lino. Enkolaganawakati wa nannyini ttaka n’omupangisa eweddewo olw’okujjawo amateeka agabaddewoagabadde gafuga okusasulaobusuulu. Kino kireesewo okugobwa ku ttaka .Sitatimenti y’enteekateeka; Gavumenti eggya kukozesa amateeka n’amakubo amalalaokwaawula n’okutabaganya ebyeetaago n’obwa nannyin ku ttaka lya mailo n’obwa nannyiniobwasookawo .Emitendera egiteereddwaawo girimu okukubiriza okuteesa wakati wa ba nannyini ttaka n’abapangisa ,okuteekawookugabana ettaka n’okutereza ,okugula obweetavu okuyita mu ggwanika ly’ettaka ng’emitendera egy’okugaba ettakaobuggya.Okusobolaokukakasa obwenkanya n’enkolagana ennungi wakati wa nannyini ttaka n’omupangisa , okunnyonyolaobupya kw’oyo ali ku ttaka n’okuddizibwa kw’obwa nannyini eri nannyini ttaka omuwandiike mu mateeka okuteesaku mateeka n’obukkwakulizo kw’okupangisa ettaka nga mu bwenkanya kunnaddizibwaawo. Okukozesa amateekakunaabeera mu kooti okuteekawo embeera nga wabaddewo okulemererwa okukkaanya wakati wa nannyini ttakan’omupangisa .4.4 Obwa Nannyini Bwa FreeholdObwa nannyini bwa freehold wadde nga butwaalibwa nga obwo obw’ebiseera by’omumaaso , bwa bbeeyi nnyokubanga bweetagisa ensimbi ezimala okusobola okubulamula,okunyweeza n’okuwandiisa. Era buzibu okulungamyakubanga enkola n’obukkwakulizo bwalyo tebuli nga bwa liizi.14THE UGANDA NATIONAL LAND POLICY

Hooray! Your file is uploaded and ready to be published.

Saved successfully!

Ooh no, something went wrong!