13.07.2015 Views

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

SHOW MORE
SHOW LESS
  • No tags were found...

You also want an ePaper? Increase the reach of your titles

YUMPU automatically turns print PDFs into web optimized ePapers that Google loves.

Kino kijja kutuukibwaako okuyita muj kulungamya amateeka g’obuwangwa n’enkola ezimu okukakasa ntiamateeka n’emitendera egikwaata ku busika okumalawo ettaka obtaugenda mu mikono gy’abakazi n’abaanan’okumalawo okutyooboola eddembe ly’abakazi ku ttaka.Amateka gajja kuteekebwa munkoa okukuuma ennono z’obumu n’owenkanya mu bintu by’abafumbo,amateekag’obusika n’okuteekawo obufumbo kulw’okukuuma obwa nannyini obw’ebintu by’abagalana oba bafunye ettakanga tebannaba kugattibwa .Okukuuma obwa nannyini bw’abaana ku ttaka kujja kudizibwa bujja mu mateeka.4.10 Obwa Nannyini Bw’Abantu Ababeera Mu Bitundu Ebiri Mu Mbeera Embi Enkyaafu.Obwa nannyini ku ttaka mu <strong>Uganda</strong> buteekawo emiziziko eminene eri abafuna ensimbi en<strong>to</strong>no okusobolaokuzimba ennyumba ezitegeerekeka kubanga ettaka liri mu mikono gy’abantu. Kino kireesewo okweeygera mumuwendo gw’abantu ababeera mu bifo ebikyaafu n’ettaka nelirina obulabe ku but<strong>to</strong>ned ne ku bulamu nga birimu mbeera embi mu bibuga n’ebifo ebifuuka ebibuga.Sitatimenti y’enteekateeka: Gavumenti ejja kuteekawo enkola ekkiriza obwa nannyini eriabantu ababeera bubitundu ebyogeddwaako waggulu.Kino kijja kutuukibwaako okuyita mu kuteekawo ebikozesebwa eri abaavu abali mu bibuga okusobola okukuumaobwa nannyini n’okusobozesa enteeseganya wakati wa ba nannyini ttaka abawandiise ,gavumenti n’abali kuttaka eliri mu mbeera embi. Wajja kuberawo okulungamya okugabiza mu taka mu bifo eb’ebibuga n’ebifuukaebibuga okusobola okukakasa obukuumi mu by’enfuna ,muby’ettaka n’okwongera okulungamya n’okukkirizaabasenga okugondera omutindo gw’eby’obulamu , eby’obukumi n’okukuuma eby’obu<strong>to</strong>nde n’obutebenkevubw’ekitundu..4.11 Obwa Nannyini Eri Abo Abatalina Mwasirizi.Abantu abagwa mu kibinja kino beebo abalina akawuka ka mukenenya ,abalina obulemu ,abakadde n’aboababundabunda munsiyaabwe.Ebibinja bino biyinza okufiirwa obwa nannyini ku ttaka kulw’obwaavu n’okugobwa,okunyagibwaako ettaka ,okutunda nga bakakiddwa n’okutyoobola emitendera gy’obusika.18THE UGANDA NATIONAL LAND POLICY

Hooray! Your file is uploaded and ready to be published.

Saved successfully!

Ooh no, something went wrong!