13.07.2015 Views

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

SHOW MORE
SHOW LESS
  • No tags were found...

Create successful ePaper yourself

Turn your PDF publications into a flip-book with our unique Google optimized e-Paper software.

Kino kijja kutukibwako okuyita mu mukakasa nti enjawulo eteekebwawo wakati w’ebintu by’abafuzi bano n’ebyobyebalina nga bya bantu bebakulembera nga bakuuma obuvunanyizibwa bwabwe nga abeesigidwa okukuuma aboabali ku ttaka eriziddwaayo.4.13 Ensonga y’Ettaka ly’ElibaaleEnsonga y’ettaka ly’ekibaale y’emu ku butali bwenkanya mu byafaayo nga eva mu kugabira Buganda amasazaga Buyaga ne Bugangaizi. Ekyaavamu ba nanannyini ttaka aba Buganda bakyalina obwa nannyini ku ttaka linonewankubadde nga amasaza gano gaddizibwa Bunyoro mu kalulu k’ekikungu mu 1964. Obubi bw’ensonga enobwongeddwako olwokujja kw’abantu okuva e Kigezi kino nekiretawo obutakaanya wakati w’ebitundu ebikumibwan’ewakati wa ba nannyini ttaka ne bakasangwaawo.Sitatimenti y’enteekateeka: Gavumenti ejja kuteekawo emitendera n’enkola ez’okumalawoobutali bw’enkanya ku ttaka mu byaafayo mungeri etekawo okutabagana kulw’okuberawookw’emirembe wakati wa bakasangwawo n’abasenze mu District y’e kibaale.Kino kijja kutukibwako ng’ensimbi ezimala ziteebwa mu nsawo/ eggwanika y’ettaka okusobola okuliyiriran’okusasula ababadde ba nannyini ttaka, awamu n’okwekeneenya ettaka lyonna eliriko abasenze, okuddiza abantuba bulijjo obwa nannyini okuyita mu kujulira, okugaba obupya ettaka n’okuteekawo enteekateeka ey’okulungamyaokusenguka kw’abantu n’okubasenza mu bifo ebigya.4.14 Obutale Bw’EttakaObutale bw’ettaka bukolagana na kukyusa bwa nannyini ku ttaka n’obwetaavu ku ttaka okuyita mu kutunda, emirimugy’okukola, okupangisa, obweyamo n’engeri zonna ezokuwanyisa. Ng’oggyeeko okugaba ettaka obutereevu, akatalek’ettaka y’engeri esinga obukulu ettaka mwerifunibwa. Buli katale konna akaliwo, kikulu nti kakola bulungi era mubwenkanya n’okuwanirira abyeetago by’obuwangwa ebya bulijjo n’eby’ensimbi eby’abalikozesa. Kino n’olw’ekyokyetagisa Gavumenti oklungamya akatale k’ettaka n’okukulakulanya ebiyamba okudukanya mu bwenkanya ne mubulungi emirimu gy’ettaka n’okulitunda kugende mu maaso.20THE UGANDA NATIONAL LAND POLICY

Hooray! Your file is uploaded and ready to be published.

Saved successfully!

Ooh no, something went wrong!