13.07.2015 Views

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

SHOW MORE
SHOW LESS
  • No tags were found...

You also want an ePaper? Increase the reach of your titles

YUMPU automatically turns print PDFs into web optimized ePapers that Google loves.

Sitatimenti y’enteekateeka: Gavumenti ejja kukozesa amaanyi /obuyinza bwaayo obw’okulungamyaku bwa nannyini bwa freehold okuteekawo okugondera enteekateeka n’emitendera gy’enkulaakulanaennungi.Okutuuka ku kino etteeka lija kuyisibwa okuteeka enkola n’obukkwakulizo ku ba nannyini aba freehold okusobolaokulungamya enkozesa yaalyo n’enkulaakulana . Kul’ettaka eliri wansi w’obwa nannyini bw’obuwangwa ,ettakaliyinza okuwandiikibwa wansi wa freehold mu manya g’abo abeesigiddwa.4.5 Obwa Naynnyini Bwa LiiziOkubeera n’obwa nannyini ku ttaka mungeri ya liizi bwe bwa nannyini ku ttaka obufunibwa okuva ku kitiibwa ekivawaggulu era bugambibwa okuleeta enkulaakulana esiinga naddala ey’abantu. Okujja kwa consititutioni mu1995liizi, ebika ebipya ebya liizi byajja naddala mukujjawo obuyinza obufuga n’okussaamu ekitiibwa obwa nanyinibw’obuwangwa. Amateeka nago gateekawo okukyuusibwa kwa liizi okudda mubwa nannyini bw’enkomeredde.Sitatimenti y’enteekateeka :a) Obwa nannyini bwa liizi oba ekitntu ekifaanana ekirala mu nteekateeka bijjakwongerwaamu amaanying’ebikozesebwa ebyeetaagisa okusobola okufuna ettakaer’enkulaakulana mu bitundu eby’ebibuga n’ebitundu ebyeetagibwa ennyo.b) Obwa nannyini bwa liizi bujja kufulibwa obwo obw’enkomeredde singa omupangisaow’eby’obuwangwa yafuna liizi ku ttaka erirye kububwe.Kino kijja kutuukibwaako okuyita mu kukyuusa liizi zonna ku ttaka ly’abapangisa b’eby’obuwangwa nga obwanannyini obw’enkomeredde obwa 1995 tebunaba kuberawo. Okuyimiriza okukyusa kwa liizi ng’edda ku bwanannyini bw’enkomeredde nga kino kiva mu bweetavu n’okwagala kw’abantu ,okujjako awali okujjulula ekifon’okuteeka ekkomo ku bbanga lyaabwe ku myaaka 99 eri abatuuze n’emyaaka 49 eri abatali batuuze n’okukubirizaokukozesa obwa nannyini obwa liizi mu nkola zonna ez’obwa nannyini okuteekawo omutindo gw’okukozesaobuyinza obw’okuukyuusa n’okukuuma obwa nannyini obwa ba nannyini abuli ku taka nga baliriko mu mateeka.POPULAR VERSION December 201015

Hooray! Your file is uploaded and ready to be published.

Saved successfully!

Ooh no, something went wrong!