13.07.2015 Views

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

to download - Uganda Land Alliance

SHOW MORE
SHOW LESS
• No tags were found...

You also want an ePaper? Increase the reach of your titles

YUMPU automatically turns print PDFs into web optimized ePapers that Google loves.

ebivaamu wakati w’abaddukanya ettaka n’ab’obuyinza awamu n’abantu.6.4 Ebifo Ebisengebwaamu Abantu.Uganda terina ntekateeka ya kufunira bantu waakubeera . Enkulaakulana y’ebifo ebisengwaamu abantu (mu bibugane mubyaalo)eremesseddwa obutamala bw’enteekateeka / okuteekateeka okutono awamun’enkulaakulana etalinnungi /ey’okupapa. Ebifo ebibeerwaamu mu bibuga ,ol’okukula kw’ebibugaokungi, birimu ebifo ebibeerwamuebikyaamu, aw’okusula nga tewamala ate nga ssi walungi , okubulwa ebyeetaago , okusaasana mu bibuga ,okuyingiriraku ttaka ly’eby’obulimin’ebitundu ebikuuma obutonde nga entobazi ,obusozi n’embalama z’ennyanja.Sitatimenti y’enteekateeka : Gavumenti ejja kuteekawo enteekateeka y’eggwanga ey’okufuniraabantu aw’okusula n’okukulaakulanya ebibuga okusobola okukola enteekateeka ennenekulw’enkulaakulana ennungi era ebeerera.Kino kijjakufunibwa okuyita mu kuteekawo enteekateeka ennene ey’okufunira abantu aw’okubeera okutondawoebibuga n’okukakasa nti amateeka agafuga enkozesa y’ettaka gagobererwa kulw’okufuna okuteekateeka okulungiokugaba obulungi ebyeetaago. Amateeka amalungi gajja kuteekebwaawo okufuga n’okulungamya eby’obulimi mubibuga.6.5 Eby’ObulimiMu Uganda ebiva mu by’obulimi bisinga kuva mu balina ettaka ettono . Ettaka ly’eby’obulimi mu Ugandaterikozeseddwa bulungi era mu bujjuvu . Enkola z’obulimi enkyaamu zivaamu okwoononeka kw’ettaka n’okulimalamuekiriisa ,okutema ebibira okulundira ente ennyo ku ttaka n’okuteeka obukyaafu mu mazzi . Obusobozi bw’ettaka,n’okukuuma ettaka kulw’eby’obulimi tekumanyiddwa . Kino kireetawo obuzibumu kugaba ettaka eri emigasogyaalyo emingi.Obweetavu bw’okupima zooni z’eby’obulimi ez’okusukuluma mu by’obulimi okusinziira ku busobozi bw’okusimban’okubaza emmere awamu n’eby’okukolerako ebilala kilabikako. Abantu abangi mu bitundu ebimu kireesewookutematema mu ttaka n’okulikozesa ennyo ,kino nekikendeeza obulungi bw’ettaka ,obusobozi bw’eby’obulimiPOPULAR VERSION December 201031

Hooray! Your file is uploaded and ready to be published.

Saved successfully!

Ooh no, something went wrong!